Loodi Meeya wa Kampala Erias Lukwago olwaleero akiriziddwa okulaba ku mubaka wa Kyadondo East Robert Kyagulanyi oba Bobi Wine .
Ono agamba nti Bobi Wine ali mu mbeera mbi wadde nga afuna obujanjabi mu nkambi y’amagye e Makindye.
Famile ya Bobi wine n’abakulu mu kakiiko k’eddembe ly’obuntu nabo bakiriziddwa okulambula ku Bobi Wine .
Abakakiiko ke ddembe ly’obuntu basanyukidde obujjanjabi amagye gebuwadde Bobi Wine . Ye akulira oludda oluwabula gavumenti agaaniddwa okumulaba
For more news visit
Follow us on Twitter
Like our Facebook page